Deuteronomy 9:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yasunguwalira nnyo ne Aroni kumpi kumuzikiriza; ne Aroni naye ne mmusabira ku olwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era Mukama yali asunguwalidde nnyo Alooni nga n’okumuzikiriza ayinza okumuzikiriza. Naye mu kiseera ekyo ne Alooni ne mmusabira nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Mukama n'asunguwalira nnyo Alooni n'ayagala okumuzikiriza; wabula ne musabira nnyo mu kiseera ekyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era Mukama n'asunguwalira nnyo Arooni, n'ayagala okumuzikiriza. Era ne nsabira ne Arooni mu kiseera ekyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n’asunguwalira nnyo Alooni okumuzikiriza: era ne nsabira ne Alooni mu biro ebyo.