Deuteronomy 9:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Era n'e Tabera, e Massa, n'e Kiburoti Attaava mwasunguwaza Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama, mwayongera okumusunguwaza bwe mwali e Tabera, n’e Masa, n’e Kiberosu Kataava.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era n'e Tabera, n'e Masa, n'e Kiberosukataava nayo mwasunguwalizaayo Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Era e Tabera n'e Massa n'e Kiburooti Hattaava, nayo mwanyiirizaayo Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era e Tabera, n’e Masa, n'e Kiberosukataava mwasunguwalizaayo Mukama.