Deuteronomy 9:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bulijjo mujeemera Omukama, okuva lwe nasooka okubamanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kasookedde mbamanya, ebbanga eryo lyonna mubadde mujeemera Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku lunaku lwe nnabamanya mubadde mujeemera Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muzze mujeemera Mukama okuva ku lunaku lwe nabamanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mujeemera Mukama okuva ku lunaku lwe nnabamanya.