Ecclesiastes 1:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndabye ebikolwa byonna ebikolebwa wansi w'enjuba; naye byonna temuli kantu, kugoba mpewo buwewo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndabye ebintu byonna ebikolebwa wansi w’enjuba; era laba, byonna butaliimu na kugoberera mpewo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnalaba emirimu gyonna egikolebwa wansi w'enjuba; era, laba, byonna butaliimu na kugoberera mpewo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Natunuulira emirimu gyonna egikolebwa ku nsi, ne ndaba nga gyonna gikooyeza bwereere, era okugikola, kuba nga kugoba mpewo ogikwate.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nalaba emirimu gyonna egikolebwa wansi w'enjuba; era, laba, byonna butaliimu na kugoberera mpewo.