Ecclesiastes 1:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enjuba evaayo, enjuba n'egwa, n'eddayo mangu mu kifo kyayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enjuba evaayo era n’egwa, ate n’eyanguwa okutuuka mu kifo mw’eviirayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enjuba evaayo, era n'egwa, ate n'eyanguwa okugenda mu kifo kyayo gy'eva.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enjuba evaayo, era n'egwa, ne yeeyuna okudda mu kifo kyayo gy'eva.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'enjuba evaayo, enjuba n'egwa, n'eyanguwa okugenda mu kifo kyayo gy'eva.