Ecclesiastes 12:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Koweleti yanoonyereza okuzuula ebigambo ebisanyusa, n'awandiika ebigambo ebituufu eby'amazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omubuulizi yanoonyereza n’afuna ebigambo ebituufu byennyini, ne bye yawandiika byali byesimbu era nga bya mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omubuulizi yanoonya okulaba ebigambo ebikkirizibwa, n'ebyo ebyawandiikibwa n'obugolokofu, bye bigambo eby'amazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yagezaako okuwandiika ebigambo ebinyuma, kyokka nga bituufu era nga bya mazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omubuulzi yanoonya okulaba ebigambo ebikkirizibwa, n'ebyo ebyawandiikibwa n'obugolokofu, bye bigambo eby'amazima.