Ecclesiastes 12:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'enfuufu nga tennadda ku ttaka kwe yava, n'omwoyo nga tegunnadda eri Katonda eyaguwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ng’enfuufu edda mu ttaka mwe yava, n’omwoyo ne gudda eri Katonda eyaguwa omuntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
enfuufu n'edda mu ttaka nga bwe yali, omwoyo ne gudda eri Katonda eyagugaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo omubiri gulidda mu ttaka mwe gwava, n'omwoyo ne gudda ewa Katonda eyagugaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
enfuufu n'edda mu ttaka nga bwe yali, omwoyo ne gudda eri Katonda eyagugaba.