Ecclesiastes 2:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nalaba nti amagezi gasinga obutamanya, kyenkana ng'ekitangaala bwe kisinga enzikiza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne ndaba amagezi nga gasinga obusirusiru, n’ekitangaala nga kisinga ekizikiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne ndaba ng'amagezi gasinga obusirusiru obulungi, era ng'omusana bwe gusinga ekizikiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne ndaba ng'amagezi malungi okusinga obusiru, ng'ekitangaala bwe kiri ekirungi okusinga ekizikiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne ndaba ng'amagezi gasinga obusirusiru obulungi ng'omusana bwe gusinga ekizikiza.