Ecclesiastes 2:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu mugaso ki gw'aggya mu byonna by'ateganamu wansi w'enjuba n'omutima gwe bye gwefubirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu afuna ki mu kutegana kwe kwonna n’okukaluubirirwa mu ebyo by’ateganamu wansi w’enjuba?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga omuntu afuna ki olw'okutegana kwe kwonna n'olw'okufuba kw'omutima gwe kw'ategana wansi w'enjuba?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale omuntu afuna ki mu kufuba kwe n'okutegana kwe kw'ateganamu ku nsi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omuntu afuna ki olw'okutegana kwe kwonna n'olw'okufuba kw'omutima gwe kw'ategaaa wansi w'enjuba?