Ecclesiastes 2:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga awatali Katonda ani yandiridde, ani yandisanyuse?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga awatali ye, ani ayinza okulya oba asobola okusanyuka?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ani ayinza okulya, oba ani ayinza okuba n'essanyu okukira nze?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga Katonda w'atali, ani ayinza okulya n'okusanyuka?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ani ayinza okulya, oba ani ayinza okuba n'essanyu okukira nze?