Ecclesiastes 3:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kintu kirina akaseera kaakyo, na buli kikolebwa wansi w'eggulu kirina obudde bwakyo:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli kintu kirina ekiseera kyakyo, na buli ekikolebwa wansi w’eggulu kirina ekiseera kyakyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli kintu kiriko entuuko yaakyo, na buli kigambo ekiri wansi w'eggulu kiriko ekiseera kyakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli kintu ekibeerawo ku nsi, kiba n'obudde bwakyo, na buli ekikolebwa, kiba n'ekiseera kyakyo ekituufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli kintu kiriko entuuko yaakyo, na buli kigambo ekiri wansi w'eggulu kiriko ekiseera kyakyo: