Ecclesiastes 3:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nalaba omugugu Katonda gwe yabinika abaana b'abantu beetikke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndabye omugugu Katonda gw’atadde ku bantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnalaba okutegana Katonda kwe yawa abaana b'abantu okubateganya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nalaba okutegana Katonda kwe yateerawo abantu okuteganangamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nalaba okutegana Katonda kwe yawa abaana b'abantu okubateganya.
Recommended Reading