Ecclesiastes 3:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmanyi nti teri kirungi kisinga kusanyuka na kukola bulungi mu bulamu bw'omuntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmanyi nga tewali kisingira bantu kusanyuka na kukola bulungi nga balamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmanyi nga tewali kintu kibagasa okusinga okusanyuka n'okukola obulungi ennaku zonna nga bakyali balamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmamyi nga tewali kigasa muntu okusinga okusanyuka n'okukola ebirungi ennaku zonna ez'obulamu bwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmanyi nga tewali kintu kibagasa okusinga okusanyuka n'okukola obulungi ennaku zonna nga bakyali balamu.