Ecclesiastes 3:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Byonna biraga mu kifo kimu: byonna byaggyibwa mu nfuufu, era mu nfuufu byonna mwe bidda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna bagenda mu kifo kye kimu, bonna bava mu nfuufu era mu nfuufu mwe badda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna bagenda mu kifo kimu; era bonna badda mu nfuufu, era byombi bidda mu nfuufu nate.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Byombi, omuntu n'ensolo, bidda mu kifo kye kimu: mu nfuufu mwe byava. Byava mu nfuufu, era bigenda kudda mu nfuufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna bagenda mu kifo kimu; bonna baava mu nfuufu, era bonna badda mu nfuufu nate.