Ecclesiastes 3:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani amanyi oba omwoyo gw'abaana b'omuntu gwambuka waggulu, ate omwoyo gw'ebisolo nga guserengeta wansi mu ttaka?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani amanyi obanga omwoyo gw’omuntu gwambuka waggulu, ogw’ensolo gwo ne gukka mu ttaka?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani amanyi omwoyo gw'abantu oba nga gulinnya mu ggulu, era oba ng'omwoyo gw'ensolo gukka wansi mu ttaka?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani amanyi oba ng'omwoyo gw'omuntu gwambuka waggulu, ate nga ogw'ensolo gwo gukka wansi mu ttaka?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani amanyi omwoyo gw'abantu oba nga gulinnya mu ggulu, n'omwoyo gw'ensolo oba gukka wansi mu ttaka?