Ecclesiastes 3:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
obudde obw'okusaasaanya amayinja n'obudde obw'okugakuŋŋaanya, obudde obw'okuwambaatira, n'obudde obw'okuleka okuwambaatira;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ekiseera eky’okusaasaanyizaamu amayinja, n’ekiseera eky’okugakuŋŋaanyizaamu; ekiseera eky’okugwiramu mu kifuba n’ekiseera eky’okukyewaliramu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekiseera eky'okusuuliramu amayinja, n'ekiseera eky'okukuŋŋaanyizaamu amayinja; ekiseera eky'okugwiramu mu kifuba, n'ekiseera eky'obutagwiramu mu kifuba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ekiseera eky'okusaasaanyizaamu amayinja, n'ekiseera eky'okukuŋŋaanyizaamu amayinja; ekiseera eky'okugwiramu mu kifuba, n'ekiseera eky'obutagwiramu mu kifuba;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ekiseera eky'okusuuliramu amayinja, n'ekiseera eky'okukugnaanyizaamu amayinja; ekiseera eky'okugwiramu mu kifuba, n'ekiseera eky'obutagwiramu mu kifuba;