Ecclesiastes 3:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu magoba ki g'aggya mu kutegana kwe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala omuntu kiki ky’afuna mu kutegana kwe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Magoba ki g'afuna oyo akola emirimu mu ekyo mw'ateganira?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Magoba ki omuntu g'afuna mu by'ateganira?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Magoba ki gaafuna oyo akola emirimu mu ekyo mw'ateganira?