Ecclesiastes 4:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nalaba abalamu bonna abatambula wansi w'enjuba, nga bagoberera omuvubuka oli eyadda mu kifo kya kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nalaba abalamu bonna abatambula wansi w’enjuba nga bagoberera omuvubuka oyo ow’okulya obwakabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnalaba abalamu bonna abatambulira wansi w'enjuba, nga baali wamu n'omulenzi, ow'okubiri, eyayimirira mu kifo kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nalaba abantu bonna ku nsi nga bali wamu n'omuvubuka omulala eyadda mu bigere bya kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nalaba abalamu bonna abatambulira wansi w'enjuba, nga baali wamu n'omulenzi, ow'okubiri, eyayimirira mu kifo kye.