Ecclesiastes 4:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye akyasinza na bano bombi omukisa y'oyo atannazaalibwa, atannalaba ku bikolwa bibi ebikolebwa wansi w'enjuba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye abasinga abo, y’oyo atannaba kuzaalibwa, atannalaba bibi obukolebwa wansi w’enjuba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
weewaawo, ne ndowooza okusinga bombi oyo atannabaawo, atalabanga mulimu mubi ogukolebwa wansi w'enjuba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye eyeesiimye okusinga abo ab'emirundi egyo gyombi, ye oyo atabangawo, atalabanga bibi ebikolebwa ku nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
weewaawo, ne ndowooza okusinga bombi oyo atannabaawo, atalabanga mulimu mubi ogukolebwa wansi w'enjuba.