Ecclesiastes 4:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ababiri basinga omu kubanga bafuna empeera nnungi mu kutegana kwabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ababiri basinga omu, kubanga bagasibwa nnyo mu kukola kwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Babiri basinga omu; kubanga baba n'empeera ennungi olw'okutegana kwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ababiri basinga omuntu omu, kubanga bwe bakolera awamu, bayambagana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Babiri basinga omu; kubanga baba n'empeera ennungi olw'okutegana kwabwe.