Ecclesiastes 5:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayagala ssente, talikkuta ssente, n'ayagala obugagga talikkuta magoba. Na kino nakyo temuli kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna balya ku bibala bya nsi eyo; kabaka yennyini mu nnimiro zaayo mw’afuna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nate ekyengera eky'ettaka kiba kya bonna, kabaka yennyini ennimiro emuweereza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okutwalira awamu, ettaka ligasa bonna, ne kabaka yennyini aganyulwa ebiva mu nnimiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nate ekyengera eky'ettaka kiba kya bonna: kabaka yennyini ennimiro emuweereza.