Ecclesiastes 6:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kyonna ekiriwo kyatuumibwa dda erinnya, na buli muntu ky'ali kimanyiddwa, nti tayinza kuwerennemba n'oli amusinga amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli ekibaawo ky’ateekebwateekebwa dda, n’omuntu kyali kyamanyibwa, tewali muntu ayinza kulwana n’oyo amusinza amaanyi, n’amusobola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli ekyabaawo, erinnya lyakyo lyatuumibwa dda, era kimanyibwa nga muntu, so omuntu tayinza kuwakanya oyo amusinga amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli kyali kibaddewo, kyatuumibwa dda erinnya. N'embeera y'abantu emanyiddwa: omuntu tayinza kuwakanya oyo amusinga amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli ekyabaawo, erinnya lyakyo lyatuumibwa dda, era kimanyibwa nga muntu: so tayinza kuwakanya oyo amusinga amaanyi.