Ecclesiastes 6:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Byonna omuntu by'ateganira bidda eri kamwa ke, okwegomba kwe tekulikkuta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli muntu ateganira mumwa gwe, naye tasobola kukkuta by’alina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okutegana kwonna okw'omuntu kuba kw'akamwa ke, wabula okwegomba kwe tekukkuta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu mu mirimu gye gyonna, ateganira kufuna kyakulya, wabula okwegomba kwe tekumatira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okutegana kwonna okw'omuntu kuba kwa kamwa ke, era naye okwegomba tekukkuta.