Ecclesiastes 7:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amagezi n'obusika birungi; bigasa abalaba enjuba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amagezi kintu kirungi, okufaanana ng’eky’obugagga ky’obusika, era kigasa abo abakyalaba enjuba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amagezi genkana obulungi obusika, weewaawo, gabagasa bonna abalaba enjuba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amagezi malungi ng'okusikira ebintu, era abalamu bonna gabagasa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amagezi genkana obulungi obusika: weewaawo, gasinga okuwooma eri abo abalaba enjuba.