Ecclesiastes 7:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tossa mutima gwo ku buli kyogerwa, sikulwa ng'owulira omuweereza wo ng'akuvumirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Towulirizanga buli kigambo, bantu kye boogera, si kulwa ng’owulira omuweereza wo ng’akukolimira,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era tossaayo mwoyo ku bigambo byonna ebyogerwa; olemenga okuwulira omuddu wo ng'akukolimira;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tossangayo mwoyo ku buli kimu abantu kye boogera, sikulwa ng'owulira n'omuddu wo ng'akwekokkola,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era tossaayo mwoyo eri ebigambo byonna ebyogerwa; olemenga okuwulira omuddu wo ng'akukolimira: