Ecclesiastes 7:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga naawe muli omanyi nti mirundi mingi naawe ovumirira abalala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga naawe okimanyidde ddala mu mutima gwo, ng’emirundi mingi okolimidde abalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga emirundi mingi omutima gwo; gumanyi nga naawe bw'otyo bw'okolimira abalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga omanyi bulungi nga naawe emirundi mingi weekokkola abalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga emirundi mingi omutima gwo ggwe nagwo gumanyi nga naawe bw'otyo wakolimira abalala.