Ecclesiastes 8:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga omubi tatya Katonda, tebirimugendera bulungi, n'ennaku ze teziriwanvuuyirira nga kisiikirize.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye olwokubanga abakozi b’ebibi tebatya Katonda, tebiyinza kubagendera bulungi, era n’ennaku zaabwe zinaayitanga mangu ng’ekisiikirize.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye omubi taabenga bulungi, so taliwangaala nnaku nnyingi eziri ng'ekisiikirize; kubanga tatya mu maaso Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye omubi taabenga bulungi, era obulamu bwe, bunaayitanga mangu nga kisiikirize.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye omubi taabenga bulungi, so taliwangaala nnaku nnyingi eziri ng'ekisiikirize; kubanga tatya mu maaso ga Katonda.