Ecclesiastes 8:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kwata ebiragiro bya kabaka, olw'okubeera bye weeyama eri Katonda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkugamba nti gondera ekiragiro kya kabaka, kubanga walayira mu maaso ga Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nkukuutira ebigambo bino, nti Okwatanga ekiragiro kya kabaka, era kyova okola bw'otyo olw'ekirayiro kya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze ŋŋamba nti gonderanga ekiragiro kya kabaka, kubanga bw'otyo bwe walayirira Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nkuweerera ebigambo, nti Okwatanga ekiragiro kya kabaka, era kyova okola bw'otyo olw'ekirayiro kya Katonda: