Ecclesiastes 8:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Toyanguwanga kuva mu maaso ge, era tolemeranga mu nsonga nkyamu, kubanga kyonna ky'aliba ayagadde alikikola;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Toyanguyiriza kuva mu maaso ga kabaka. Kyokka ensonga bw’ebanga etali ntuufu, tobanga ku ludda lumuwakanya, kubanga ye akola buli ky’ayagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Toyanguyirizanga kuva w'ali; tolemeranga mu kigambo ekibi; kubanga akola buli ky'ayagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Toyanguyirizanga kweggya ku kabaka, era tobeeranga ku ludda lwa bamuwakanya, kubanga kabaka ayinza okukola buli ky'ayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Toyanguyirizanga kuva w'ali; tolemeranga mu kigambo ekibi: kubanga akola buli ky'ayagala.