Ecclesiastes 8:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ekigambo kye kirina obuyinza, era mpaawo asobola kumugamba nti: “Kiki ekyo ky'okola?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ekigambo kya kabaka kisukkuluma byonna; kale ani ayinza okumubuuza nti, “Okola ki ekyo?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ekigambo kya kabaka kirina obuyinza; era ani ayinza okumugamba nti, “Okola ki?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka ky'alagira, tekiddibwamu, era tewali ayinza kumubuuza nti: “Lwaki olagidde bw'otyo?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ekigambo kya kabaka kirina obuyinza; era ani ayinza okumugamba nti Okola ki?