Ecclesiastes 9:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era nalaba ekintu eky'amagezi wansi w'enjuba kye nasanga nga kikulu:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ekirala kye nalaba ekyampuniikiriza ennyo kye kino:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nnalaba amagezi wansi w'enjuba bwe ntyo, ne gafaanana nga mangi gye ndi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era n'ekyokulabirako kino kye nafuna ku nsi, ekyogera ku magezi, nalaba nga kikulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nalaba amagezi wansi w'enjuba bwe ntyo; ne gafaanana mangi gye ndi: