Ecclesiastes 9:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obudde bwonna ebyambalo byo bibeere nga byeru, n'omuzigo guleme kuggwa ku mutwe gwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yambalanga engoye ennyonjo, era weesiigenga n’ebyakaloosa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyambalo byo bitukulenga ennaku zonna; so n'omutwe gwo tegubulwanga mafuta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyambalo byo bibenga biyonjo bulijjo, era tolemanga kwesiiga kazigo mu maaso n'onyirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyambalo byo bitukulenga enaaku zonna; so n'omutwe gwo tegubulwanga mafuta.