Ephesians 1:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
byonna n'abissa wansi w'ebigere bye, yennyini n'amuwa okubeera omutwe gwa buli kintu ku lw'Ekleziya;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda atadde ebintu byonna wansi w’ebigere bye, n’afuula Kristo omutwe gw’ebintu byonna eby’ekkanisa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ateeka byonna wansi w'ebigere bye, n'amuteekawo okuba omutwe ku byonna eri ekkanisa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda yassa ebintu byonna mu buyinza bwa Kristo, n'amufuula omukulembeze ow'oku ntikko ow'ekibiina ky'abamukkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ateeka byonna wansi w'ebigere bye, n'amuteekawo okuba omutwe ku byonna eri ekkanisa,