Ephesians 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
aweese eneema ye ey'ekitiibwa ettendo, gye yatugemulira olw'ekisa mu Mwana we Omwagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda tumutendereze olw’ekisa kye yatuwa obuwa mu Mwana, gw’ayagala ennyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ekitiibwa eky'ekisa kye kiryoke kitenderezebwenga, kye yatuwa obuwa mu oyo Omwagalwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
tulyoke tumutendereze olw'ekirabo kye ekyekitiibwa, kye yatuweera mu Mwana we omwagalwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ekitiibwa ky'ekisa kye kiryoke kitenderezebwenga, kye yatuwa obuwa mu oyo omwagalwa: