Ephesians 1:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu ye twanunulibwa mu musaayi gwe, ne tusonyiyibwa ebibi, okusinziira ku bungi bw'eneema ye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu oyo mwe tununulibwa olw’omusaayi gwe, ne tusonyiyibwa ebibi, ng’obugagga bw’ekisa kye bwe buli,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu ye tulina okununulibwa okuyita mu musaayi gwe, okusonyiyibwa ebyonoono byaffe, ng'obugagga obw'ekisa kye bwe buli,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olw'okufa kwa Kristo, tununulibwa ne tusonyiyibwa ebibi byaffe olw'ekisa kya Katonda ekingi ennyo
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
eyatuweesa akununulibwa kwaffe olw'omusaayi gwe, okusonyiyibwa ebyonoono byaffe, ng'obugagga obw'ekisa kye bwe buli,