Ephesians 2:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu ye ekizimbe kyonna mwe kyegattira, ne kikula, ne kifuuka Ekiggwa ekitukuvu mu Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu oyo ffenna tuzimbibwa wamu ne tugattibwa wamu ne tubeera essinzizo ettukuvu mu Mukama waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu ye buli nnyumba yonna, bw'egattibwa obulungi, ekula okubeeranga Yeekaalu entukuvu mu Mukama waffe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ye ekizimbe kyonna mwe kinywerera, ne kikula, ne kiba essinzizo ettukuvu erya Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu oyo buli nnyumba yonna, bw'egattibwa obulungi, ekula okubeeranga yeekaalu entukuvu mu Mukama waffe;