Ephesians 2:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu ye nammwe mwe mwazimbirwa, ne mufuuka ekisulo kya Katonda mu Mwoyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nammwe mwazimbibwa wamu mu kizimbe ekyo Kristo ky’azimbye okubeeranga ekifo Omwoyo wa Katonda mwabeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era mu ye nammwe muzimbibwa wamu okubeeranga ekisulo kya Katonda mu Mwoyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mu ye, mmwe naffe Mwoyo atuzimba, ne tuba ekisulo kya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu oyo era nammwe muzimbibwa wamu okubeeranga ekisulo kya Katonda mu Mwoyo.