Ephesians 2:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nno Katonda omugagga mu kusaasira, olw'okwagala kwe okunene kwe yatwagalamu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka olw’okwagala kwe okungi, n’ekisa kye ekingi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Katonda, kubanga ye mugagga w'ekisa, olw'okwagala kwe okungi kwe yatwagala ffe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Katonda ow'ekisa ekingi era atwagala ennyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye Katonda, kubanga ye mugagga w'ekisa, olw'okwagala kwe okungi kwe yatwagala ffe,