Ephesians 2:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti eneema ye yabalokola mu kukkiriza, tekyava ku mmwe, kino kirabo kya Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwalokolebwa lwa kisa olw’okukkiriza. Tekwava mu mmwe, wabula kirabo kya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mwalokoka lwa kisa lwa kukkiriza; so tekwava gye muli, kye kirabo kya Katonda,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga bwe mwakkiriza, mwalokolebwa lwa kisa kya Katonda. Okulokolebwa kwammwe tekwava ku mmwe, wabula kyali kirabo kya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga mwalokoka lwa kisa lwa kukkiriza; so tekwava gye muli: kye kirabo kya Katonda: