Ephesians 3:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ng'ayima ku bugagga bw'ekitiibwa kye, abawe ng'ayita mu Mwoyo we mweyongere munda yammwe amaanyi n'obuvumu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nsaba Katonda oyo akola eby’ekitalo era agulumizibwa, agumyenga era anywezenga omuntu wammwe ow’omunda, olw’Omwoyo we,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abawe mmwe, ng'obugagga bw'ekitiibwa kye bwe buli, okunywezebwa n'amaanyi mu Mwoyo gwe mu muntu ow'omunda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne mmusaba ye oweekitiibwa ekingi, abajjuze mmwe amaanyi aga Mwoyo we,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abawe mmwe, ng'obugagga bw'ekitiibwa kye bwe buli, okunywezebwa n'amaanyi mu Mwoyo gwe mu muntu ow'omunda: