Ephesians 4:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olw'okutereeza obulamu bw'abatuukirivu basobole okukola omulimu gw'okuweereza n'okuzimba Omubiri gwa Kristu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyo yakikola olw’okutendeka abantu ba Katonda olw’omulimu ogw’obuweereza, okuzimba omubiri gwa Kristo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'okuteekateeka abatukuvu, olw'omulimu ogw'okuweereza, n'olw'okuzimba omubiri gwa Kristo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo yakikola olw'okutendeka abantu ba Katonda mu mulimu gw'okuweereza, era n'okuzimba omubiri gwa Kristo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
olw'okutuukiriza abatukuvu, olw'omulimu ogw'okuweereza, olw'okuzimba omubiri gwa Kristo: