Ephesians 4:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakutte enzikiza mu ntegeera yaabwe; beesuubye obulamu bwa Katonda olw'obutamanya obubalimu, kubanga baagugubya emitima gyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amagezi gaabwe gajjudde ekizikiza. Tebalina mugabo mu by’obulamu bwa Katonda, kubanga bajjudde obutamanya era emitima gyabwe mikakanyavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga balina ekizikiza mu magezi gaabwe, nga baabooleddwa okuva mu bulamu bwa Katonda olw'obutategeera obuli mu bo, obuleetebwa okukakanyala okw'omutima gwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amagezi gaabwe gajjudde ekizikiza. Tebalina mugabo mu by'obulamu bwa Katonda, kubanga bajjudde obutamanya, era emitima gyabwe mikakanyavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga bazikizibwa amagezi gaabwe, nga baawulibwa ku bulamu bwa Katonda olw'obutategeera obuli mu bo, olw'okukakanyala okw'omutima gwabwe;