Ephesians 4:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bafuuse bakakanyavu, bagwenyuse, balulunkanira buli ngeri ya bugwagwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tebakyalina nsonyi, beemalidde mu bya buwemu, na mululu gwa kukola bya bugwenyufu ebya buli ngeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baafuuka bakakanyanyavu, ne beewaayo mu bwenzi, okukolanga eby'obugwagwa bwonna mu kwegomba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tebakyalina nsonyi. Beemalidde mu bya buwemu, era balina omululu ogw'okukola eby'obugwenyufu ebya buli ngeri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga beerabira okulumwa, ne beewaayo mu bwenzi, okukolanga eby'obugwagwa bwonna mu kwegomba.