Ephesians 4:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwambale omuntu omuggya eyatondebwa mu nfaanana ya Katonda mu butuufu ne mu butuukirivu obw'amazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era mwambale omuntu omuggya, eyatondebwa mu kifaananyi kya Katonda mu butuukirivu ne mu kutukuzibwa okw’amazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwambale omuntu omuggya, eyatondebwa mu kifaananyi kya Katonda mu butuukirivu ne mu butukuvu obw'amazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mube bantu baggya, abaatondebwa mu kifaananyi kya Katonda mu bwesimbu ne mu butukuvu obw'amazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okwambala omuntu omuggya, eyatondebwa mu kifaananyi kya Katonda mu butuukirivu ne mu butukuvu obw'amazima.