Ephesians 4:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno mulekere awo okulimbagana, buli omu abuulire munne amazima, anti tuli buli omu bitundu bya munne.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulekeraawo okulimba, mwogerenga amazima buli muntu ne munne, kubanga tuli bitundu bya mubiri gumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale mwambule obulimba, mwogerenga amazima buli muntu ne munne, kubanga tuli bitundu bya bannaffe fekka na fekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo, muleke obulimba. Buli muntu ategeezenga munne amazima, kubanga tuli bitundu bya mubiri gumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale mwambule obulimba, mwogerenga amazima buli muntu ne munne: kubanga tuli bitundu bya bannaffe fekka na fekka.