Ephesians 4:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe bagamba nti: “Yalinnya,” baba ate bategeeza ki ekirala, wabula nti yakka wansi ekkuzimu mu ttaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okugamba nti “yalinnya,” kitegeeza ki? Kitegeeza nti yasooka kukka mu bitundu ebya wansi w’ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
(Naye ekigambo ekyo nti, “Yalinnya,” kitegeeza ki wabula okugamba nti era yakka mu njuyi eza wansi ez'ensi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okugamba nti yalinnya, kitegeeza ki? Kitegeeza nti yasooka kukka mu bitundu ebya wansi w'ensi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Naye ekigambo ekyo nti Yalinnya, kigamba ki wabula okugamba nti era yakka mu njuyi eza wansi ez'ensi?