Ephesians 5:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebikolwa eby'omu nzikiza ebyo omutali mugaso muleme kubyetabikamu; wabula ate mubyatuukirize bwatuukiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temwenyigiranga mu bikolwa bya kizikiza kubanga tebigasa, wabula munenyenga ababikola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temussanga kimu n'ebikolwa ebitabala eby'ekizikiza, naye waakiri mubibuulirirenga bubuulirizi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temwegattanga n'abo abakolera mu kizikiza ebyo ebitalina mugaso, wabula mubyatuukirizenga bwatuukiriza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so temussanga kimu n'ebikolwa ebitabala eby'ekizikiza, naye waakiri mubibuulirirenga bubuulirizi;