Ephesians 5:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kyonna ekitangaala kye kikubako kyerulibwa, buli kyeruddwa kifuuka kitangaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Byonna bwe biryatuukirizibwa mu kitangaala, birirabikira ddala nga bwe biri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ebigambo byonna, bwe bibuulirirwa, omusana gubirabisa, kubanga buli ekirabisibwa gwe musana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Byonna bwe bimala okwatuukirizibwa mu kitangaala, birabikira ddala nga bwe biri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ebigambo byonna, bwe bibuulirirwa, omusana gubirabisa: kubanga buli ekirabisibwa gwe musana.