Ephesians 5:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyebava bagamba nti: “Zuukuka, ggwe eyeebase, zuukira mu bafu, Kristu ajja kukumulisa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekitangaala kirabisa buli kintu. Kyekiva kigambibwa nti, “Zuukuka ggwe eyeebase, Ozuukire mu bafu, Kristo anaakwakira.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyava ayogera nti, “Zuukuka, ggwe eyeebase, ozuukire mu bafu, Kristo anaakwakira.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ekyo ekiragibwa, kirabibwa. Kyebava bagamba nti: “Zuukuka ggwe eyeebase, ozuukire, Kristo akwakire.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyava ayogera nti Zuukuka, ggwe eyeebase, ozuukire mu bafu, Kristo anaakwakira.