Ephesians 5:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda Taata nga mumwebaza byonna bulijjo na buli wantu mu linnya lya Mukama waffe Yezu Kristu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bulijjo mwebazenga Katonda Kitaffe olwa byonna, mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwebazanga Katonda Kitaffe ennaku zonna olwa byonna mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bulijjo mwebazenga Katonda Kitaffe olwa byonna, nga muyita mu Mukama waffe Yesu Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga mwebazanga ennaku zonna olwa byonna Katonda Kitaffe mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo;